UG Beat

Home » Lyrics » Winnie Nwagi – Gwenonya Lyrics

Winnie Nwagi – Gwenonya Lyrics

Synchronized lyrics for Gwenonya by Winnie Nwagi

Lyrics Tracklist Comments About

(intro)

Ooo uuuu
Eeeeh

(chorus)

Bulijjo gwenonya
Nga n’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eh eeh
Mponye okuwubaala
Bulijjo gwenonya
N’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eeh eeeh
Mponye okuwubaala

(verse)

Ddala okufuna omubeezi kizibu nyo mmh
Waliwo gwoba oyagala nga takwagala
Ate oyo gwotayagala nga yakufirako
Naye ono gwenafunye
Ddala tumatchinga
Aŋŋamba by’ayagala
Nange ne ŋŋamba byenjagala
Mulungi andaga care
Nange kyenva muyita dear aaaah

(chorus)

Bulijjo gwenonya
Nga n’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eh eeh
Mponye okuwubaala
Bulijjo gwenonya
N’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eeh eeeh
Mponye okuwubaala, aah

(verse)

Mwe ababadde banstalkinga
Nze nafunyeyo ambookinga
Ate nze sijja mucheatinga, aah
Ono yekka nze gwenfeelinga
N’omutima yagutreatinga
Wabulawo nemumissinga, aaah ah eh
Mu bugaga ne mu bwaavu
Nze nabeeranga naawe
Yegwe anambussa ebiwonvu

(chorus)

Bulijjo gwenonya
Nga n’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eh eeh
Mponye okuwubaala
Bulijjo gwenonya
N’otulo sifuna
Olwaleero mufunye eeh eeeh
Mponye okuwubaala

(bridge)

Mufunye gwembadde nonya, aaah aah
Obugumikiriza kintu kikulu nyo oooh
Bwogumikiriza ofuna ekituffu, aaah
Amaziga nze gembadde nkaaba
Omwana leero agasangudde
Omutima ogubadde gulwaala
Olwaleero agufumudde
Abensalwa nga muswadde
Omulungi muwangudde
Mbalaba amanyi gabawedde eeeh

(chorus)

Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya)
Nga n’otulo sifuna (mufunye wunno)
Olwaleero mufunye eh eeh (Nina owange)
Mponye okuwubaala (sikyanonya)
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya)
N’otulo sifuna (mufunye wunno)
Olwaleero mufunye eeh eeeh (sikyetaaga abo)
Mponye okuwubaala (abo abemimwa muswadde)

(chorus)

Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya nze)
Nga n’otulo sifuna (mufunye wunno)
Olwaleero mufunye eh eeh (mulina mulina nze)
Mponye okuwubaala (mufunye eeh)
Bulijjo gwenonya (bulijjo gwenonya)
N’otulo sifuna (bulijjo gwenonya)
Olwaleero mufunye eeh eeeh (mufunye eeh)
Mponye okuwubaala (eeeeh eeh)

(outro)

Uuu uuu
Mufunye ye wange
Teri mulala aaaah
Mmmmh

Share “Gwenonya” lyrics

Genres

About “Gwenonya

“Gwenonya” is a song by Ugandan singer Winnie Nwagi. The song was written by singer-songwriter Chagga Yo and produced by Isma Pro. “Gwenonya” is Winnie Nwagi’s second song after her debut single “Embeera”. “Gwenonya” was released on October 15, 2014 through Swangz Avenue.

“Gwenonya” by Winnie Nwagi is a joyous celebration of finding true love after a long, exhausting search. The lyrics describe sleepless nights and the struggle of unrequited love. The protagonist finally finds a perfect match, a man who reciprocates her feelings and understands her needs. This man is not only handsome and caring but also brings stability and comfort to her life. The song conveys deep commitment and gratitude as the singer now rejoices in a fulfilling relationship.

Release Date: December 9, 2014
Writer(s): Chagga
Copyright @ Swangz Avenue
Producer(s): Isma Pro

Q&A

Enable Notifications OK No thanks