(intro)
Swangz Avenue Music
(verse)
Love etwambaza amatayi
Oluusi netwambala bow tie
Tunyumire mu biteteeyi
Oba ka dinner dressing
Eno love yeyankubya enkuba
Ninga gwe wassa mu chuppa
Nina ekiwalirya munjuba
Wampima nzitowa quater
Wantuma n’ompa ne balance darlie bwotyo
Wali ku saawa ya Queen ka kiss bwotyo
Yadde wagulu wa park woogula obulabo kimala
Tontwala mu cinema tugende ewakka ku ka luddo
Mwami yeah eh, Mwami bwotyo, bwotyo
(chorus)
Omwami yeah omwami (yeah he)
Omwami wuno (owange wuno)
Omwami yeah omwami
Owange wuno
Omwami yeah omwami (omwami owange)
Omwami wuno
Omwami yeah omwami (yeah he)
Owange wuno (yeah he)
(verse)
Ntunulira oba tondaba yambala galubindi
Abanimbalimba bangi nja kukolera report
Wanfula kyamaguzi ekyo kibaako receipt
Wampanika mu banga banteeka mu paracute
Mwami yeah
Wankyusa omulembe
When I need someone money
You bring me money
When I need some honey
You bring me honey
Byonkoledde bimala mazima bimala, mwami yeah
(chorus)
Omwami yeah omwami
Omwami wuno (owange wuno)
Omwami yeah omwami
Owange wuno (omwami yeah)
Omwami yeah omwami
Omwami wuno (omwami owange)
Omwami yeah omwami
Owange wuno
(verse)
Nze kati nava ku dunia
Batuwowemu omuzikiti gwa dinia
Oba tugende mu kanisa
Tukimalire mu kanisa
Aah kimalire (leero)
Awo maama we (kyekyo)
Omwana akimalire (leero)
Awo maama we (kyekyo)
Owange akimalire (kyekyo)
Awo maama we (kyekyo)
Love etwambaza amatayi
Oluusi netwambala bow tie
Tunyumire mu biteteeyi
Oba ka dinner dressing, eeeh
Love eno, aah
Love eno, ooh
(chorus)
Omwani yeah omwami (Love eno, aah)
Omwani wuno (Love eno, aah)
Omwani yeah omwami (Omwami wange)
Owange wuno (Ooh yono)
Omwani yeah omwami (Omwami yeah eh)
Omwani wuno (Omwami wewe)
Omwani yeah omwami (Omwami wange)
Owange wuno (eeh)
Omwani yeah omwami (Omwami wange)
Omwani wuno (Omwami wuno)
Omwani yeah omwami (Omwami wange)
Owange wuno (eeeh eeh eh)
Omwani yeah omwami (Omwami wange)
Omwani wuno (Omwami wuno)
Omwani yeah omwami (Ye wuno ye wuno)
Owange wuno (Owange wuno, aah)
(outro)
Aah kimalire (leero)
Awo maama we (kyekyo)
Omwana akimalire (leero)
Awo maama we (kyekyo)
Owange akimalire (kyekyo)
Awo maama we (kyekyo)
Uuuhh, uuuh