UG Beat

Home » Lyrics » Cilcon Avokoz – Paka Last Lyrics

Cilcon Avokoz – Paka Last Lyrics

Synchronized lyrics for Paka Last by Cilcon Avokoz

Lyrics Tracklist Comments About

(intro)

Ninze Cilcon Uganda (paka last)
Avokoz, nze the nigga boy guy wo Uganda (paka last)
Eeeeeh J.B

(verse)

Okwenda akwenda binyuma ye nga nesiimye
Nze n’ono, mpaawo kiritwawula tuli bundi
Abagezaako okunonooza ebyange naye muswaile
Mumala time
Nze n’ono ndongo kukabani, eh
Wamma come near ofunye defence
Wetayaye ogobe stress
Fuuka boss nkuwaire chance
Gema buli woyenda my fiance
Ono idagala
Ali complete era yemala
Okumuganza tikola nsobi
Alagika mu bangi tanswaaza babe
The my one and only friend (paka last)

(chorus)

Kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Yannerabiza ni ex (paka last)
Kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Gwentemyaaku naikaikana

(verse)

Ono nabisobola
Ebinuma nabikebera
Akatunda nakakamula
Buli kyendoya nalabirira
Ankolera ebiri perfect
Wemwendera aba present, oh
Alina time management
Bwemba naye nfuuka dormant
Nkwenda tondeeta love nigga
Ikiriza sokomera byenkukoba
Niiwe gwenalonda mulugololiro
Nduugu wange gwendeta hero
Ebigambo ngombe da mu matu
Bwebalukuwa lindaku osalawo
Weegendereze abantu bwolya nabo
Banyumirwa byononeike basobya (paka last)

(chorus)

Kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Yannerabiza ni ex (paka last)
Nze kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Gwentemyaaku naikaikana

(verse)

Wamma koba
Kyewalikenze honey nkole
Tolumya mutima, eeh
Emeeme katale kyoli kyendi mummy
Ebigambo ngombe da mu matu
Bwebalukuwa lindaku osalawo
Weegendereze abantu bwolya nabo
Banyumirwa byononeike basobya
Ono naabisobola
N’ebinuma nabikebera
Akatunda nakakamula
Buli kyendoya nalabirira
Ono idagala
Ali complete era yemala
Okumuganza tikola nsobi
Alagika mu bangi tanswaaza babe
The my one and only friend (paka last)

(chorus)

Kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Yannerabiza ni ex (paka last)
Nze kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Gwentemyaaku naikaikana

(chorus)

Kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Yannerabiza ni ex (paka last)
Nze kenafuna ono buti tyeidusa (paka last)
Naturally ambeererawo (paka last)
Ayogera bulungi wampisa (paka last)
Gwentemyaaku naikaikana

(outro)

Ono naabisobola
Ebinuma nabikebera
Akatunda nakakamula
Buli kyendoya nalabirira
Ebigambo ngombe da mu matu
Bwebalukuwa lindaku osalawo
Weegendereze abantu bwolya nabo
Banyumirwa byononeike basobya

Share “Paka Last” lyrics

Genres

About “Paka Last

“Paka Last” is a song written and performed by Ugandan singer Cilcon Avokoz. The song was produced at JB Records and mastered by Ivo Bwongo at Arvar Music. “Paka Last” was released on June 14, 2024.

Release Date: June 14, 2024
Writer(s): Cilcon Avokoz
Producer(s): Ivo Bwongo

Q&A

Enable Notifications OK No thanks