(intro)
Mutima gundi wamu okimanyi leero ojja (Mwooto Sound)
Era nze nateese ebimuli ku meeza (Baur)
(verse)
Olugendo lwo luwanvu
Bisiriko n’ebiwonvu
Telwetekebwako mwavu
Motivational love
Gwe aleeta ninze paka nootuka kinagwa njagala bya ddala
Abalala babivaako ekubo olutonya, hmmm
Kantimbe ewakka wange nkanye kulinda, uh
Wama sosolya elyenvu lyange leero makungula
(chorus)
Ntuuse ku lyengedde era lyesanyu nfa
Kyadaaki obweda ninda
Nga ndaba totuuka
Mukwano kenkulabyeeko lyesanyu nfa
Nga yadde obweda ninda
Nga ndaba totuuka
Omusaayi gwesera ninda
(verse)
Love yalinye luno, oh
Nga musujja ku bwongo
Olaba naloose wasuze wano, chaa
Ka wine mu glass
Nga bwenkuwa bwonywa
Accomodation first class, nze
Olwo tulumye abateesi
Nga sibya nkukutu
Mulwaatu awo nkulage your face
Bagamba omwana ayagadde mune (ayagadde mune)
Obufofofo bubune
Anti makungula
(chorus)
Ntuuse ku lyengedde era lyesanyu nfa
Kyadaaki obweda ninda
Nga ndaba totuuka
Mukwano kenkulabyeeko lyesanyu nfa
Nga yadde obweda ninda
Nga ndaba totuuka
Omusaayi gwesera ninda
(hook)
Ka wine mu glass
Nga bwenkuwa bwonywa
Accomodation first class, chee, mmh
Olwo tulumye abateesi
Nga sibya nkukutu
Mulwaatu awo nkulage your face, chee
Kantimbe ewakka wange nkanye kulinda, uh
Wama sosolya elyenvu lyange leero makungula
(chorus)
Ntuuse ku lyengedde era lyesanyu nfa
Kyadaaki obweda ninda
Nga ndaba totuuka
Mukwano kenkulabyeeko lyesanyuv nfa
Nga yadde obweda ninda
Nga ndaba totuuka
(outro)
Ka wine mu glass
Nga bwenkuwa bwonywa
Accomodation first class, chee, de de