UG Beat

Home » Lyrics » Blu3 – Guma Lyrics

Blu3 – Guma Lyrics

Synchronized lyrics for Guma by Blu3

Lyrics Tracklist Comments About

Guma

Blu3

(intro)

Man dem

(verse)


What do you know about love my lover
What do you know about it
And if I tell you that won’t come over
What you say about it (What you say about it) Artin on the Beat
Coz you need a love deal done
Nakusanze jjo nekinuma
Nga wenna tewefeelinga
Nebaŋŋamba oli mulya numa
Kale wuuno ndeese enva, ah
Bwenkutekako power
Opowa bulungi osula bulungi
Nabakujulira enduma nkusiba ojakubewala

(chorus)

Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Oje olye ku luvuutu
Oluboobedde nakasujju
Ndi wakusa eddekende
Bwebatampite mutujju

(verse)

Gwe guma wanonda
Gwe guma twelonda
Love yesinga
Bino ebirara byakwewunda kwewunda so wamma
Nze obukinga waŋŋambye
Okuva mubangi kyeŋŋambye
Nkuwe ne leero byenfumbye
Bibyo simulala

(chorus)

Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Oje olye ku luvuutu
Oluboobedde n’akasujju
Ndi wakusa eddekende
Bwebatampite mutujju

(verse)

Come to my ba ba ba ba body
Come to my otto
Nkimala tobuuza nti kigwa ddi
Skin na tattoo
Come to my ba ba ba ba body
Come to my otto
Nkimala tobuuza nti kigwa ddi
Skin na tattoo

(hook)

Kano akaseera k’obulamu bwange obusigadeyo
Manyi ndi naawe
Kabube obuvaazi obukunyumira
Kati mubakulondera yenze musaale

(chorus)

Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Kyawedde
Guma guma guma guma guma guma mwaami
Oje olye ku luvuutu
Oluboobedde n’akasujju
Ndi wakusa eddekende
Bwebatampite mutujju

(hook)

Kano akaseera k’obulamu bwange obusigadeyo
Manyi ndi naawe
Kabube obuvaazi obukunyumira
Kati mubakulondera yenze musaale

(outro)

For you for you for you

Share “Guma” lyrics

About “Guma

“Guma” is a song by Blu3 (Cindy Sanyu, Lilian Mbabazi, and Jackie Chandiru). The song was written by Dokta Brain (Nkwanga Geoffrey) and produced by Artin Pro (Martin Musoke). “Guma” was released on May 05, 2024 and published through Ziki Tunes Ltd.

Release Date: June 5, 2024
Writer(s): Dokta Brain
Copyright @ Blu3 ℗ Ziki Tunes Ltd
Producer(s): Artin Pro

Q&A

Enable Notifications OK No thanks