UG Beat

Home » Lyrics » Ashiro UG – Obutiti (Remix) ft. Crysto Panda

Ashiro UG – Obutiti (Remix) ft. Crysto Panda

Synchronized lyrics for Obutiti (Remix) by Ashiro UG

Featured Artists: Crysto Panda
Lyrics Tracklist Comments About

Obutiti (Remix)

Ashiro UG

(intro)

Bamusa, bamusa, bamusakate (gikube)
Atayina butiti bamusakate (sakata)
Ashiro ne Panda tugisakate
Eh yo D’Mario (maama)
Agikubye, Level

(hook)

Tulage katiti ko
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo
Hajjati, tulage katiti ko (oh)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo (akatiti)

(chorus)

Obuti eh, obuti, maama obuti say (Obutiti)
Obuti eh, obuti, maama obuti (Obutiti)

(verse)

Yali mubi ng’alinga musirikale (maama)
Nga ne bw’anywa amata taggwamu mbalabe (mulabe)
Mbuuza naawe nafaaki kale (eh)
Mu kiwato kye mwalimu Obutiti (akakeeka)
Ng’atambula asagala ng’atambula abinuka
Ne ŋŋamba maama, eh!
Nga talina binna, talina figure, talina colour
Naye wali eri (naye bannange!)

Obutiti mu magulu
Era bunyumirwa abo abalina ku magulu (gikube)
Obutiti mu kiwato
Nabwo bunyumirwa abo abalina ku biwato
Eh, ekiwato bwe kiba kya butiti
Kiwoomesa dance okukira sweet (sweet)
Ekiwato nga temuli butiti (nyabo)
Oba otunda bikadde okoppa DT (Allah!)
Ekiwato oba kinene oba kasaamusaamu (saamusaamu)
Blood eba answer mu exam (exam-xam)
Atalina butiti wa kukiraba (wa ku kiraba)
Ate atalina nyash wa kukolima (kukolima)
Kino, kyo kiringa nga kyoyooyo
Naye, nze njagala Obutiti mwe
Ani alina Obutiti mangu awo andage
Nze ndabe katiti mwe

(chorus)

Obuti eh, obuti, maama obuti Allah (Obutiti)
Obuti eh, obuti, maama obuti uuuh (Obutiti)

(verse)

Boss ndi eno mu bbaala
Naye okimanyi ebbaala ewooma (maama)
Sikyategeera ssente z’ompadde nzispendinze
Bannange omuwala anyirira
Ayina colour egendedde ku ttaala (maama)
Laba n’omulala, buli gw’olabako ali eno anyirira woowe
Body body, ssaawa ya kulagako
Kawato katono ggulire basomako
Sorry sorry munsonyiwe okulagako
Money nnina ssaawa ya kugabako (abalinamu)
Naye ng’omuwala alina Obutiti yalaga wala (buliwa)
Bwe yenyogontola tosobola butalolobala (gikube)
Obutiti mbulaba nga bitaala bya kiragala
Nze sibulaba ne sikyamuka, gazine

(hook)

Hajjati, tulage ku katiti ko (koona)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo
Hajjati, njagala kukwatako (kwata)
Njagala kukunyiga ppaka kuwulira bubi
Njagala kukulaga nti waliyo abaakabi
Abakunyiga ne weerabira ba ex bo (sabula)

(chorus)

Obuti, eh, obuti, maama Obutiti (Ashiro, Obutiti)
Obuti, obuti, (Artin), Obuti, Obutiti

(bridge)

Bannange kino, kyo kiringa nga kyoyooyo (Panda)
Naye, nze njagala Obutiti mwe
Ani alina Obutiti mangu awo andage
Nze ndabe kati, eh

(outro)

Obuti eh, obuti, maama Obutiti (Agikubye)
Obuti eh, obuti, obuti, Obutiti

Share “Obutiti (Remix)” lyrics

Genres

About “Obutiti (Remix)

Obutiti (Remix) is a song by Ugandan dancehall artist Ashiro UG featuring Crysto Panda. The song was released Apr 27, 2024. Obutiti (remix) was written by Ashiro and Panda.

Release Date: April 27, 2024
Producer(s): Artin Pro

Q&A

Enable Notifications OK No thanks