UG Beat

Home » Lyrics » An-known – Nsanyuka Naawe Lyrics

An-known – Nsanyuka Naawe Lyrics

Synchronized lyrics for Nsanyuka Naawe by An-Known

Lyrics Tracklist Comments About

Nsanyuka Naawe

An-Known

(intro)

Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe
Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh
Buli kimu, kiba tekingasa bwoba nga t’oli nange
Kati nno njagala kukaaba
Nga nkaaba naawe nga nsanyuka naawe
Nze maanyi … buyimiridde ku gwe

(verse)

Essanyu lyange
Obulamu bwange
Omutima gwange n’essubi
Byonna mu gwe
Amagezi gange
Byonna byenkola
Era binkola lwakuba era gwe
Andya obwongo
Kati laba nze Prosper sirina tabbu
Nze love ye ntawanya
Gwe muntu omutuufu kwensibidde nze, eeh

(chorus)

Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe
Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh
Buli kimu, kiba tekingasa bwoba nga t’oli nange
Kati nno njagala kukaaba
Nga nkaaba naawe nga nsanyuka naawe
Oooh uuh ooh mukwano
Njagala kukaaba nga nkaba naawe, naawe …

(verse)

Nkwenyumiriza mu nyo oh ooh
Mu maaso gange
Teri mulala omulungi ansanyusa kusinga gwe mmh mh
Omusana gwake omungi
Enkuba kibuyaga
Ennaku n’obwavu teri kirinzinja ku gwe, eeh

(outro)

Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe (buyimiridde ku gwe bambi)
Nkulaba mu bingi abalala byebatalaba ooh (ooh oooh oooh oh)
Nkulaba mu bingi, gwe oli wange, gwe oli wange
Nkulaba mu bingi, oli wange darli
Nkulaba mu bingi, gwe oli wange, gwe oli wange
Nkulaba mu bingi, oli wange darli
Njagala kukaaba nga nkaba naawe, naawe

Share “Nsanyuka Naawe” lyrics

Genres

About “Nsanyuka Naawe

“Nsanyuka Naawe” is a song by Ugandan singer An-known Prosper. The song was produced by Spot Music and released on June 16, 2024.

“Nsanyuka Naawe,” originally performed by Blu3, is a heartfelt love song that delves deep into the emotional bond between two lovers. Blu3, featuring the dynamic trio Cindy Sanyu, Jackie Chandiru, and Lilian Mbabazi, released this soulful ballad as part of their debut album, “Hitaji” in 2004. Their version, characterized by smooth harmonies and a rich R&B feel, resonated with many, cementing the song’s place in the Ugandan music scene.

An-known Prosper’s rendition of “Nsanyuka Naawe” breathes new life into this classic with a refreshing reggae twist. Staying true to the original’s lyrical essence, An-known skillfully rearranges the song to fit his distinctive reggae style while preserving the profound emotions and the narrative of unwavering love. The lyrics express a deep reliance on and admiration for his partner, emphasizing how integral she is to his happiness and existence.

In the song, An-known highlights the depth of his affection, stating that life feels incomplete without his lover. He speaks of finding joy and strength in her presence, making every other experience pale in comparison. He cherishes her uniqueness, seeing qualities in her that others fail to notice. The new reggae arrangement enhances the song’s soulful appeal, making it both a tribute to the original and a unique piece of art in its own right.

The chorus, “Nze maanyi nti obulamu bwange buyimiridde ku gwe,” translates to “I know my life stands because of you,” a line that encapsulates the song’s core message of love, dependence, and shared joy. Through his reinterpretation, An-known Prosper manages to honor the legacy of Blu3’s hit while simultaneously bringing a fresh and vibrant sound to the beloved tune.

Release Date: June 16, 2024
Writer(s): Blu3, An-Known
Copyright @ An-known Prosper
Producer(s): Spot Music

Q&A

Enable Notifications OK No thanks